menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 9 months 1 week ago
1,058 Views

Share this story

Akalulu k’e Kyaddondo: Bobi Wine aliko byeyekengedde
Bobi Wine asibye mu Ggombolola ya Nangabo nga awenja kalulu nju ku nju akanamutusa mu Palamenti.

Okunoonya akalulu k’eKyadondo east kwongera okunyinyitira buli olukedde. Abesimbyewo buli omu akola butaweera okulaga abalonzi nyi yasinga.

Ye Bobi Wine agamba nti waliwo abantu abatandise okujjako abantu abamu  abatandise okugenda nga bakopolola enmaba eziri ku ndaga muntu z’abalonzi nebigendererwa ebitanategeerekeka .

Bobi Wine asibye mu Ggombolola ya Nangabo nga awenja kalulu nju ku nju akanamutusa mu Palamenti.