menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 9 months 1 week ago
630 Views

Share this story

Ba kansala batabudde Loodi Meeya Erias Lukwago, ayimirizza olukiiko lwa KCCA
Loodi meeya wa Kampala Erias Lukwago ayimirizza olukiiko lwa KCCA olwayitiddwa okuteesa ku nnongosereza mu tteeka okuddukanyizibwa Kampala.

Loodi Meeya wa Kampala Erias Lukwago ayimirizza  olukiiko  lwa KCCA olwayitiddwa okuteesa ku nnongosereza mu tteeka okuddukanyizibwa Kampala.

Benny Namugwanya amyuka minisita wa Kampala  alwetabyemu ne ba kansala okuva mu ggombolora ezikola Kampala - bano babadde batudde mu kibanyi oba gallery ng’abamu ku bbo mwebaleekanira Lukwago obugambogambo awo okumaliriza nga Lukwago olukiiko aluyimirizza.

Ba kansala abamu katono bakubaganire ebweru w’ekisenge omuteesezebwa.