menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 4 days ago
268 Views

Share this story

Hepatitis B: Abantu abasukka mu mutwalo bali mu matigga
Abakulira ebyobulamu basabye gavumenti ebeeko kyekola mu bwangu okutaasa embeera

Abantu abali eyo mu mutwalo gumu n’ekitundu mu disitulikiti ye Kiruhura be boolekedde okuffa ekirwaddekya Hepatitis B  olwebbula ly’obujjanjabi mu kitundu kino

Disitulikiti yasembayo okufuna ebikozesebwa okukebera n’okujjanjaba ekirwadde kino mu mwaka gwa 2015, wabula nga okusinziira ku kunoonyereza okwakolwa mu kitundu kino, abantu bataano kubuli kkumu balina ekirwadde kino.

Abakulira ebyobulamu basabye gavumenti ebeeko kyekola mu bwangu okutaasa embeera