menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 months 1 week ago
1,618 Views

Share this story

Okufa kwa Kaweesi:Kasirye Ggwanga aliko amagezi gawadde
Kasirye Gwanga agamba nti kyekiseera gavumenti n’ebitongole by’okwerinda okukola kyonna ekyetaagisa okumalawo ettemu erikudde ejjembe mu ggwanga.

Munamajje eyegawumula Brigadier Kasirye Gwanga agamba nti kyekiseera gavumenti n’ebitongole by’okwerinda okukola kyonna ekyetaagisa okumalawo ettemu erikudde ejjembe mu ggwanga..

Ono abadde ayanukula ku ttemu eryakoleddwa ku abadde omogezi wa Poliisi Felix Kaweesi agamba nti n’abamu ku bantu abakuuma abakulu sibatendeke kimala.