menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 5 months 2 days ago
448 Views

Share this story

Omukago gwa East Africa tegulina ssente: Waliwo amawanga agatannawaayo ssente zaago
Ababaka mu palamenti y'omukago bagala amawanga agatatukiriza mutemwa gwaago gasibweko envumbo.

Omukago gwa mawanga ga East Africa guli mukatu kabyansimbi. Eggwanika ly'ebyensimbi teririmu sente nga kiva ku mawanga okulemererwa okuwayo omutemwa gwaago.

Ababaka mu palamenti y'omukago bagala amawanga agatatukiriza mutemwa gwaago gasibweko envumbo.

Ababaka babadde mulutuula olubadde e kigali Rwanda era nebasalawo okusSaAwo akakiiko okukola ku nsonga eno.