menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 months 1 week ago
376 Views

Share this story

Gavumenti yaakusalako essimu zonna ezitawandiisiddwa
Wetwogerera nga essaawa ebula ttaano zokka, gavumenti esaleko abo bonna abatannaba kuwandiisa kaadi zaabwe ez’essimu nga bakozesa endagamuntu.

Wetwogerera nga essaawa ebula ttaano zokka, gavumenti esaleko abo bonna abatannaba kuwandiisa kaadi zaabwe ez’essimu nga bakozesa endagamuntu.

Minisita w’ebyamawulire n’etekinologiya, Frank Tumwebaze alemeddeko essimu zisalweko ku lw’obulungi bw’ebyobutebenkevu bw’abantu n’eggwanga okutwalira awamu.

Kaadi akakadde kamu n’ekitundu zezoolekedde okusalibwako ekiro kya leero.