menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 3 weeks 1 day ago
360 Views

Share this story

Abeesimbyewo mu kulonda kwa FDC bakubaganyizza ebirowoozo
Bano omuli Maj. Gen. Mugisha Muntu abadde omukulembeze w’ekibiina kino, Patrick Amuriat, Moses Byamugisha ne Dan Matsiko babuuziddwa ku ngeri gyebagenda okukwatamu ensonga ezenjawulo

Abeesimbyewo okuvuganya ku bukulembeze bw’ekibiina ky’ebyobufuzi ki FDC olwaleero beetabye mu kukubaganya ebirowoozo okwategeddwa ekibiina ku Sharing Hall e Nsambya.

Bano omuli Maj. Gen. Mugisha Muntu abadde omukulembeze w’ekibiina kino, Patrick Amuriat, Moses Byamugisha ne Dan Matsiko babuuziddwa ku ngeri gyebagenda okukwatamu ensonga ezenjawulo.

Zino mubaddemu eby’ebbago ly’okuggya ekkomo ku myaka, okulonda kw’ebyalo, enjawukana mu kibiina ssaako n’ebyenfuna by’eggwanga