menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 4 weeks 1 day ago
280 Views

Share this story

Minisita w’ebyensimbi Matia Kasaija agumiza bamusiga nsimbi
Minisita w’ebyensimbi Matia Kasaija asabye bamusiga nsimbi , obutafuna kutya kwona eri ebyo ebigenda mu maaso mu ggwanga

Minisita w’ebyensimbi Matia Kasaija  asabye bamusiga nsimbi , obutafuna kutya kwona eri ebyo ebigenda mu maaso mu ggwanga ensangi zino ebikwatagana n’okugya ekkomo ku myaka.

Ono olwaleero asisinkanya bamusiga nsimbi okuva mu ggwanga lya Qatar. Kasajja agamba nti embeera y’okusika omugwa eri mubannabyabufuzi tegya kukottoggera nkulaakulana ya ggwanga