menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 3 days ago
395 Views

Share this story

EDDEMBE LY’ABAANA: Abantu bakubaganye empawa ku basangiddwa nga babba
Enjogera ya “Suula omuggo oyonoone omwana” etuukidde ku bazadde abagambibwa okwesuulirayo ogwa nnaggamba eri abaana 3 abali mu myaka nga 10 e Mityana.

Enjogera ya “Suula omuggo oyonoone omwana” etuukidde ku bazadde abagambibwa okwesuulirayo ogwa nnaggamba eri abaana 3 abali mu myaka nga 10 e Mityana.

Abaana 3 abali mu myaka nga 10 baakwatiddwa nga basaalimbira mu lusuku lw’omutuuze omu mu kibuga Mityana n’ekigendererwa ky’okubba amatooke

Kigambibwa nti abaana bano Kitaabwe yabagoba ewaka oluvannyuma lw’okusibisa mu kkomera ku bigambibwa nti yababonereza nga baliko ebintu bye byebabbye