menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 weeks 1 day ago
469 Views

Share this story

Abapoliisi munaana bakuumirwa Nalufenya nku nsonga y’okwekomya ebizibiti
Okunoonyereza ku bofiisa ba poliiisi abagambibwa okwekomya ebizibiti bye biragalalagala bye baakwata mu 2015 kutandise.

Okunoonyereza ku bofiisa ba poliiisi abagambibwa okwekomya ebizibiti bye biragalalagala bye baakwata mu 2015 kutandise.

B’ofiisa ba poliisi bano abawerera ddala munaana baakwatiddwa olunaku lweggulo era ng’okusinziira ku mumyuka w’omwogezi wa poliisi ya Uganda Polly Namaye, bakuumirwa mu kkomera e Nalufenya.