menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 5 months 1 week ago
1,093 Views

Share this story

Omubaka Kasibante ayambalidde gavumenti ku kediimo ka Abasawo
Omubaka wa Lubaga North Moses Kasibante, ayambalidde gavumenti olw’okuddira ssente ezisoba mu buwumbi kumi ne zigabira ababaka ba palamenti okugenda okwebuza kukyokujja ekkomo ku myaka gy’omukulembeze weggwanga, kyoka nga ssente zino zandiyambye nnyo kunsonga ezaletedde abasawo okwediima.

Ono ayogedde ne kukyotabeera beenkanya nga ku bayizi abasasulirwa amaka g’obwa pulezidenti, ono bino abyogeredde Naumgoona bwabadde y’ebuuza ku balonzi ku kyokujja ekkomo ku myaka gy’omukulembeze, abamugamye nti ssemateeka tageza nakwatibwako.

Kasibante ela ayambalidde gavumenti obutabeera nna bwenkanya mu kulonda abayizi abasasulirwa amaka g’obwa pulizenti mu masomero agenjawulo.

Kasibante asabye abantu abadde mungungaana zino okwetaba mu kulonda ba ssente beebyalo, era balonda abo abanayamba ebitundu byabwe