menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 months 8 hours ago
520 Views

Share this story

Ebibira bisaanawo: Akakiiko kakunyizza akulira ekitongole ky’ebibira
Akakiiko akabuliriza ku mivuyo gy’ettaka katadde ku nninga akulira ekitongole ky’ebibira Micheal Mugisha kubyokuwaayo ettaka lyekibira e Gulu.

Akakiiko akabuliriza ku mivuyo gy’ettaka katadde ku nninga akulira ekitongole ky’ebibira Micheal  Mugisha kubyokuwaayo ettaka lyekibira e Gulu.

Akakiiko akakulemberwa omulamuzi Catherine Bamugemereire kakizudde nti ekitongole ekirabirira ebibira mu ggwanga kyadira ettaka lyekibira kye Gulu central forest reserve nekiriwa  Yunivasite y’e Gulu  ate oluvanyuma nabo nebaliguza  kampuni  ya Green Park nezimbako ekisulo ky’abayizi.

 

Similar Stories