menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 5 days 5 hours ago
3,409 Views

Share this story

Magyezi ayagala akakiiko k’ebyamateeka kasattululwe
Omubaka wa Igara west Raphael Magyezi eyaleeta ebbago ery’okujja ekkomo ku myaka ayagala akakiiko ka palamenti akavunanyizibwa mu mateeka akawebwa obuvunanyizibwa okwekenenya ebbago lye kasatululwe.

Omubaka wa Igara west Raphael Magyezi eyaleeta ebbago ery’okujja ekkomo ku myaka ayagala akakiiko ka palamenti akavunanyizibwa mu mateeka akawebwa obuvunanyizibwa okwekenenya ebbago lye kasatululwe.

Magyezi agamba nti ababaka abatuula ku kakiiko kano abasinga balaga dda oludda kale ngabayinza obutabeera benkanya ngabekenenya ebbago.

Mungeri yeemu abawakanya abaggo lino batandika lunaku lwakutaano okwetolola eggwanga ngabamanyisa banna uganda obulabe obuli mu bbago lino.