menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 3 days ago
544 Views

Share this story

OKUGGYA EKKOMO KU MYAKA: Omubaka Abed Bwanika agenze mu kkooti, ayagala eyimirize palamenti
Abawagira ebbago ly’okuggya ekkomo ku myaka gy’omukulembeze w’eggwanga basekeredde ekya Dr. Abed Bwanika okuddukira mu kkooti ya Ssemateeka ng’ayagala eyimirize enteekateeka za palamenti ku nsonga eno.

Bano bagamba nti Bwanika weyateerayo okusaba kwe eri akakiiko k’ebyokulonda, enteekateeka ku bbago lino zaali zaatandika dda.

Mu kusaba kwe Bwanika ayagala ensonga z’ebbago lino zisalibwewo kalulu ka kikungo.