menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 months 3 weeks ago
664 Views

Share this story

EMPAKA Z’OKUBAKA: Tiimu za buganda zittunse e kazo
Ttiimu za Netball okuva mu Buganda zikunganidde e Kazo ku kisawe okutunka mu mpaka za Injector plan inter regions Championship ezimazze ebanga nga zizanyibwa mu bitundu bye ggwanga eb’enjawulo.

Ttiimu za Netball okuva mu Buganda zikunganidde e Kazo ku kisawe okutunka mu mpaka za Injector plan inter regions Championship ezimazze ebanga nga zizanyibwa mu bitundu bye ggwanga eb’enjawulo.

Ttimu nya ku zino zezigenda okulondebwamu okwegata ku zinazo ezavudde mu bitundu by’eggwanga ebilala zitunke mu mpaka ezakamalirirzo ezifegnda okubera mu kisawe e Nambole ku lw’omukaaga olujja.

Ttiimu kumi namukaaga nga kuliko ezamatendekero ne Kirabu zezikunganidde e Kazo wano mu Kampala okutunka mu mpaka ez’okuondamu ttimu enya ezinakirira ekitundu kya Buganda mu mpaka za Injector Plan inter regions Championship ezakamalirirzo.

Empaka ezakamalirirzo kubera mu kisawe e Nambole ku lw’omukaaga olujja.

Abategesi bagamba nti empaka zinno zibayambye okuzula ebitone nadala mu bitundu by’eggwanga eby’omubyalo .

Empaka zinno zatandikibwawo ku mulamwa ogw’okutumbula omuzannyo gw’okubaka wamu n’enkola ey’ekizala gumba.

Banno bagamba nti besanze nga empaka zinno zikozze kinene okutumbula omulamwa guno.