menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 5 days ago
466 Views

Share this story

Ttiimu ya UCU lady canons yelisa nkuuli mu finolo ye enseelo
Omuzannyi Vilma Achieng yatebye obubonero 15 okwo nabalala kwebayongereza obubonero obwamazze egobe mu kibya.

Ttiimu ya UCU Lady Canons yelisiiza nkuli mu luzanya olw’okubiri mu finolo ya liigi ya basketball bwekubye ttimu ya KCCA Leopards n’obubonero nsanvu ku Nkaaga.

Omuzannyi Vilma Achieng yatebye obubonero 15 okwo nabalala kwebayongereza obubonero obwamazze egobe mu kibya.