menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 7 months 5 days ago
2,403 Views

Share this story

Andrew Felix Kaweesi attiddwa, akubiddwa masasi ng’ava ewuwe
Abadde omwogezi wa poliisi Andrew Felix Kaweesi akubiddwa amasasi agamutiddewo bwabadde ava mu makaage agasangibwa E Kulambiro kumakya ga leero.

Abadde omwogezi wa poliisi Andrew Felix Kaweesi akubiddwa amasasi agamutiddewo bwabadde ava mu makaage agasangibwa E Kulambiro kumakya ga leero.

Kigambibwa nti abantu abatannategeerekeka wabula nga babadde batambulira ku bodaboda bebasindiridde Kaweesi amasasi n’ebaabadde nabo mumotoka okuli omukuumi n’eddereeva.

Abebyokwerinda bayanguye okutuuka mu kifo kino okukunganya obujulizi obuneeyambisibwa mu kunoonyereza kwabwe.