menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 3 years 4 months ago
1,367 Views

Share this story

Akatale aka Umoja kamenyeddwa.
Akatale kabazirwanako akabadde kamanyiddwa nga aka Umoja akasangibwa okumpi ne Owino ku luguudo Kafumbe Mukasa kamenyeddwa.

Akatale kabazirwanako akabadde kamanyiddwa nga aka Umoja akasangibwa okumpi ne Owino ku luguudo Kafumbe Mukasa kamenyeddwa olwaleero. Kino kiddiridde ekifo kino okuguzibwa omusuubuzi w’omu Kampala Bosco Muwonge owa Boost Investments. Poliisi ekedde kuyibwa mu kifo kino okuziyiza embeera okwonooneka. Akulira ebikwekweto mu Kampala Sam Omara agambye nti bakiriziganyiza nabakolera mu katale kano nti bakaamuke kubanga ekifo tekikyali kyabwe .