menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 4 months 3 days ago
404 Views

Share this story

Ettaka lya Apaa: Museveni atabukidde abakuma omuliro mu bantu
Pulezidenti Museveni ayisiza ekiragiro okukwata abantu bonna abateeberezebwa okwenyigira mu butabanguko wakati wa Abacholi na Abamadi mu disitulikti ye Amuru ne Adjumani.

Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni ayisiza ekiragiro okukwata abantu bonna abateeberezebwa okwenyigira mu butabanguko wakati wa Abacholi na Abamadi mu disitulikti ye Amuru ne Adjumani.

Okusinzira ku minisita omubeezi ow’ettaka Persis Namuganza,  Pulezidenti ekiragiro kyeyayisizza kitwaliramu  ba minisita, saako ababaka ba palementi abateeberezebwa okugulira abantu ebissi okutingana.