menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 months 5 days ago
417 Views

Share this story

Kabaka alagidde Buganda Land Board okwongera okusomesa abantu ku nteekateeka ya Kyapa Mu Ngalo
Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi alagidde ekitongole kya Buganda Land Board ssaako n’abakungu e Mengo abavunaanyizibwa ku by’ettaka okusomesa abantu enteekateeka y’ekyapa mu ngalo bagitegeere olwo basobole okwesalirawo bokka.

Bino abyogeredde ku ssomero lya Beatrice Secondary School erisangibwa mu ssaza ly’e Ssingo bw’abadde akwasa engabo eri amasomero ag’enjawulo agaakira ku gannaago mu mpaka z’okuyimba ez’amasomero mu Buganda.