menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 10 months 1 week ago
805 Views

Share this story

Waliwo omukazi alumiriza poliisi okubuzaawo bba
Waliwo omukyala alumiriza poliisi Okukwata bba nemugalira mu kifo ekitamanyiddwa kati emyezi ejiwera esatu ku byekuusa ku ttemu eryakolwa ku eyali omwogezi wa poliisi Andrew Felix Kaweesi.

Waliwo omukyala alumiriza poliisi Okukwata bba nemugalira mu kifo ekitamanyiddwa kati emyezi ejiwera esatu ku byekuusa ku ttemu eryakolwa ku  eyali omwogezi wa poliisi Andrew Felix Kaweesi.

Fatuma Kirabira agamba nti bba Siraje Muwonge yakwatibwa okuva e Namungona mu mwezi gw'okusatu kyoka n'okutuusa kati tasimbibwanga mu kkooti. Wabula omwogezi wa poliisi Assan Kasingye asambazze ebyogerwa omukyala ono era nategeeza nga bbo bwebatabimanyiko