menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 months 4 days ago
327 Views

Share this story

Omukulembeze w’aba Madi asisinkanye ow’abacholi
Ensisinkagano eno yabadde mu kibuga Pakele mu disistulikiti ye Adjumani.

Abakulembeze b’ensikirano mu Acholi ne Madi bagala okunonyereza ku bantu abali emabega w’obulumbaganyi obwakolebwa ku bantu mu disistulikiti ye Amur kukolebwe mu bunambiro kyoka n’obwegendereza okwewala okusajjula embeera.

Rwot Onen David Achana II owa Acholi ne Stephen Drani nga yakulira aba madi basisinkanye nga emu ku mpenda z’okutabaganya abantu b’amawanga gombi abalwanagana gyebuvuddeko era nga gyebyagwera nga abantu abawera mwenda bafudde songa abalala abakunukiriza mu makumi asatu bafunye ebisago ebyamanyi.

Ensisinkagano eno yabadde mu kibuga Pakele mu disistulikiti ye Adjumani.