menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 7 months 1 week ago
690 Views

Share this story

Abayizi ba Old Kampala SS beekalakaasizza, omu akubiddwa amasasi
Poliisi ekakasizza nga omuyizi w’essomero lya Old Kampala bwakubiddwa essasi mu kugulu.

Poliisi ekakasizza nga omuyizi  w’essomero lya Old Kampala bwakubiddwa essasi mu kugulu.

Abayizi mu ssomero lino bakedde kwekalakaasa nga bawakanya okukyusibwa kw’omukulu w’essomero lyabwe. Waliwo n’ebintu ebyononedwa mu kajagalalo kano.

Ddyo essomero liggaddwawo okumala wiiki emu.