menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 9 months 1 week ago
872 Views

Share this story

Lwaki otunda emmaali yaffe: Ab’oku muzikiti gw'e Nateete batabukidde Abdallah Kitatta
Ku muzigiti e Nateete abasiraamu bagwanganye mu malaka oluvanyuma lw’okusaala Juma .

Ku muzigiti e Nateete abasiraamu bagwanganye mu malaka oluvanyuma lw’okusaala Juma .

Ekibatabudde byebigambibwa nti waliwo abamu ku banaabwe abenyigidde mu kutunda ettaka ly’omuzigiti guno, ogusangibwa ku luguudo oludda e Nakawuka. Poliisi eyitiddwa bukubirire okutaasa embeera  .

Abasiramu balumirizza Abdallah Kitatta okwekobaana n’abakulu ba Muslim Supreme council nebezza ettaka lyobusiraamu.

Binno Abdallah Kitatta abisambazze.