menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 9 months 1 week ago
694 Views

Share this story

Agambibwa okukubibwa amasasi atandise okuvuundira ku ndiri
Twagala okulabula nti gwe alina ememe enafu ebifananyi byetugenda okukulaga bitiisamu.

E Nateete waliwo Omuvubuka atandise okuvundira ku ndiri olwebiwundu abantu be byebagamba nti byamutuusibwako abapoliisi abaamukuba amasasi oluvannyuma lw’okumugwikiriza ne banne abalara munaana nga bazannya amatatu mu budde bwekiro.

Bano batugambye nti bino byaliwo nga 27 omwezi ogwokutaano omwaka guno mu zone ya Kivumbi e Nateete

Twagala okulabula nti gwe alina ememe enafu ebifananyi byetugenda okukulaga bitiisamu.