menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 13 hours ago
212 Views

Share this story

Omusawo w’ekinnasi eyatemula crime preventer akwatiddwa
Poliisi etegeezezza nga bwekutte omusawo w’ekinnansi agambibwa okutta crime preventor mu bitundu bye Kitimbwa e Kayunga.

Poliisi etegeezezza nga bwekutte omusawo w’ekinnansi agambibwa okutta crime preventor mu bitundu bye Kitimbwa e Kayunga.

Godfrey Kizza agambibwa okuba nga yakakana ku Saul Kajura eyali agenze ewuwe okumujjako ebisiraani namusalako omutwe, olulimi n’ebitundu ebyekyama.

Ono  oluvanyuma bamukwatidde ku kizinga Kyalusaka e Kisangibwa e Nakasongola gyabadde yefuula omuvubi.