menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 months 5 days ago
310 Views

Share this story

Abawaabi ba gavumenti bayimirizza akeediimo kaabwe
Abawaabi ba gavumenti basazeewo bagire nga bayimiriza mu keediimo ke babaddemu nga balaga obutali bumativu bwabwe n’ensako gye bafuna.

Abawaabi ba gavumenti basazeewo bagire nga bayimiriza mu keediimo ke babaddemu nga balaga obutali bumativu bwabwe n’ensako gye bafuna.

Kino kiddiridde minisita w’eby’amateeka Gen. Kahinda Otafiire, okujja n’ayogerako gyebali era n’abakakasa ng’ensonga yaabwe bw’egenda okukolebwako mu myezi esatu.

Kyokka bano bamulaaliise nti kekamutanda emyezi esatu negiggwako nga mpaawo kikoleddwawo, akeediimo baakukattukiza buto.

Similar Stories