menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 3 days ago
912 Views

Share this story

Bunyonyi: Embeera abayizi gyebayitamu okusobola okufuna eby’enjigiriza.
Abayizi bakozesa bwatto obutono buli lunaku okugenda okusoma, nga n’Abayizi bamu beebawungula obwato buno nga bakozesa enkassi, ate abalala bakozesa maato ag’olukale.

Mu kitundu kyaffe eky’okubiri ekikwata ku mbeera eri ku Nnyanja Bunyonyi esangibwa mu disitulikiti y’e Kabale ne Rubanda, olwa leero tutunuulidde embeera abayizi erudda eyo gyebayitamu okusobola okufuna eby’enjigiriza.

Bano bakozesa bwatto obutono buli lunaku okugenda okusoma, nga n’Abayizi bamu beebawungula obwato buno nga bakozesa enkassi, ate abalala bakozesa maato ag’olukale.

Ekitiisa tebalina zi life jackets okubataasa ssinga ennyaja etabanguka, oba eryato okufuna obuzibu.