menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 6 months 1 week ago
557 Views

Share this story

Minisita Betty Amongi ayanirizza ekya pulezidenti okwogera ku radio ku by'ettaka
Ministry y’eby’ettaka etegezeezza nti kati omukulembeze w’eggwanga ke yeegasse ku kaweefube w’okunnyikiza enjiri y’ennoongosereza mu ssemateeka ku nsonga z’ettaka, bamativu nti webannaddirayo mu palamenti okwanja ebbago, ababaka bajja kukkiriza likubaganyizibweko ebirowoozo.

Akulembera minisitry eno, Betty Amongi era ategezeezza nti president okwetoloola eggwanga nga asomesa abantu ku by’ettaka tekitegeeza nti bbo balemereddwa okukola ogwabwe.

Minisita ng’akyatedereza enkola ya presidenti, ababaka abamu bakubye ebituli mu bigambo by’azze ayogera ku mikutu gy’amawulire ku nsonga eno era nebamulangira obutaba na bugumiikiriza