menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 6 months 1 week ago
674 Views

Share this story

Abatuuze b'e Masaka, Ssembabule baatulidde Museveni ku by'ettaka
Abatuuze bagamba obuzibu bw’okulemesa gavumenti okukozesa ettaka tebuli ku bannannyini ttaka, wabula abenene mu gavumenti be babuleeta.

Abatuuze mu district y’e Masaka ne Ssembabule abaafiIrwa ebyabwe n’abatuusibwako ebisago nga kiva ku nkaayana ku ttaka, baagala President Museveni ave mu by’okwogerera ku buli laadiyo, wabula agende mu bitundu emivuyo gy’ebyettaka  gyegiri, azuulire ddala ekivaako enkaayana, eziyiye n’omusaayi.

Abatuuze bagamba obuzibu bw’okulemesa gavumenti okukozesa ettaka tebuli ku bannannyini ttaka, wabula abenene mu gavumenti be babuleeta.