menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 months 1 week ago
579 Views

Share this story

Abakulu mu FDC, NRM bavumiridde eky'abawagizi baabwe okulwaanira e Iganga
Abakulu mu FDC ne NRM bavumiridde ebikolwa ebyokulwanagana wakati w’abawagizi b’ebibiina byombi okwabaddewo akawungeezi k’eggulo e Iganga okwavuddeko abantu bataano okulumizibwa

Abakulu mu FDC ne NRM bavumiridde ebikolwa ebyokulwanagana wakati w’abawagizi b’ebibiina byombi okwabaddewo akawungeezi k’eggulo e Iganga okwavuddeko abantu bataano okulumizibwa

Abawagizi ba FDC balumiriza bannaabwe aba NRM okubateega nebabaku bwebaabadde bava okuwenja akalulu k’omuntu waabwe ey’esimbye ku kifo ky’omubaka omukyala owa disitulikiti ye Iganga

Okulonda ku kifo kino kwa lwakuna luno era ng’embiranye eyamaanyi eri wakati wa Mariam Nantale owa FDC ne Brenda Ssuubi owa NRM.