menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 months 6 days ago
270 Views

Share this story

Amataba gazinzeeko eddwaliro ly'e Kisiizi negatta abalwadde basatu
Kino kyavudde ku namuttikwa w’enkuba eyatonnye nga tasalako .

Abaana babiri abaazaliddwa nga tebaneetuka , saako omulala eyabadde ku oxygen beebamu ku bafudde , oluvanyuma lw’amataba agazinzeeko eddwaliro lye Kisiizi erisangibwa mu kitundu kye Rubabo mu distulikiti ye Rukungiri ku wiikendi.

Kino kyavudde ku namuttikwa w’enkuba eyatonnye nga tasalako .