menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 6 months 1 week ago
593 Views

Share this story

Palamenti erabudde ababaka ba NRM kukyokuteesa ku ky'okujja ekkomo ku myaka gya pulezidenti
Amyuka sipiika wa palamenti Jacob Oulanyah alabudde ababaka ba NRM ku ky'okubaganya ebirowoozo ku kiteeso ekyokujja ekkomo ku myaka gy'omukulembeze kubanga tekinaletebwa mu palamenti mu butongole.

Amyuka sipiika wa palamenti Jacob Oulanyah alabudde  ababaka ba NRM ku ky'okubaganya ebirowoozo ku kiteeso ekyokujja ekkomo ku myaka gy'omukulembeze kubanga tekinaletebwa mu palamenti mu butongole.

Oulanyah era ategezeza nti palamenti tejja kuvunanyizibwa ku binatuuka ku babaka singa bafuna okuwakanyizibwa ku bigendererwa byabwe.

Bo ababaka ba NRM abalala bongedde okwesamula ebyasaliddwawo bannabwe olunaku lw'eggulo.