menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 months 6 days ago
429 Views

Share this story

URA ekutte emotoka ezisoba mu 150 ezibadde sitasasula musolo
Ekitongole ekiwooza omusolo ki Uganda Revenue Authority kiboye motoka ezisoba mu 150 ezirina namba z’ensi ezituliraanye , n’ezo eziriko namba emyuufu nga entabwe yeekusa kubutasasula musolo.

Ekitongole ekiwooza omusolo ki Uganda Revenue Authority kiboye motoka ezisoba mu 150 ezirina namba z’ensi ezituliraanye , n’ezo eziriko namba emyuufu nga entabwe yeekusa kubutasasula musolo.

Waliwo ne konteyina z’ebyamaguzi 30 okuva ku bantu abateeberezebwa okuba abafere abasinziira ku mutimbagano, nebafuna ebyamaguzi okuva munsi ez’ebweru mu lukujjukujju eziboyeddwa.