menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 6 months 1 week ago
617 Views

Share this story

Omwoyo gw'omumbejja Muggale gusabiddwa e Namirembe
Katikiro wa Buganda Charles Peter Mayiga awabudde abakulembeze obutakaka bantu bebakulembera kubawa Kitiibwa wabula bakikolerere.

Katikiro wa Buganda Charles Peter Mayiga awabudde abakulembeze obutakaka bantu bebakulembera kubawa Kitiibwa wabula bakikolerere.

Katikiro bino abyogeredde mu kusabira omwoyo gw'omugenzi Omumbejja Juliana Beatrice Muggale ku Lutikko e Namirembe.

okusaba kuno kwetabiddwako ne Maama Nabagereka, Abalangira,  N'abambejja wamu N'abakungu okuva e Mengo

Omumbejja Muggale yaseerera ku wiikendi  ku myaka 90 nga ye mwana wa Ssekabaka Daudi Chwa abadde asigaddewo nga era ssenga wa Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II