menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 months 2 days ago
330 Views
Okebera obuwangaazi bw’ebintu by’ogula?

Abantu bangi bagenda mu maduuka okugula ebintu eby’enjawulo naye baotono nyo abafaayo okukebera ebbaga ly’ekintu kyaguze oba likyaaliko oba Expiry Date agende mu maaso n’okukikozesa.

Emirundu mingi abantu bafunye endwadde ez’enjawulo olw’obutafaayo ku bintu by’ebakozesa okukebera oba bikyali biramu.

Olwaleero, mu kitundu kyaffe eky’obulamu tugenda kutegeeza obulabe obuli mu kukozesa ebintu ebiweddeko oba expired.