menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 4 months 1 week ago
355 Views
Ekikulukuto mu bakazi: Okuzaala nga tonneetuuka oba mu bulabe

Omuwendo gw’abakyala abeeyongera okufuna ekirwadde ky’ekikulukuto oba fistula gutandise okweraliikiriza ekitongole ky’eby’obulamu.

Okusinziira ku Dr Jackson Amone ekirwadde kino kisinze mu district omuli Kasese, Hoima, Kalungu, Kamuli, Jinja ne Masaka.