menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 4 days 20 hours ago
94 Views
Nnaabagereka akubirizza abakyala mwettanire nyo okwekebeza mu malwaliro

Nnaabagereka Sylivia Naginda mwenyamivu olw’abakyala abataagala kugenda mu malwaliro kwekebeza kumanya bulamu bwabwe webuyimiridde ekibayambe okwejjanjabisa nga bukyali.

Nnaabagereka agamba nti omukyala omulamu g’emaka amalungi n’okyo kisaanye abakyala bonna okwekebeza buli luvanyuma lw’ebanga eggere.

Bino abyogedde agulawo olukiiko lwa bakyala olw’eby’obulamu ku Silver Springs e Bugoloobi.