menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 4 months 1 week ago
479 Views
Owa boda boda attiddwa e Mityana

Abasuubuzi b’omukibuga kye Mityana baguddemu ekikangabwa oluvannyuma lwabatemu abatanategerekeka okukkakana ku muvuzi wa boda boda ne bamutta mu bukambwe.

Mukiseera kino poliisi e Mityana yatandise dda okunoonya abakoze ettemu lino.