menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 4 days 20 hours ago
181 Views
Okwetangira mukenenya: E Mityana nnaabagereka ategese omusomo

Ekitongole kya Nabagereka development foundation kitandiise kawefube w’okusomesa abavubuka n’abafumbo okwewala akawuka ka mukenenya.

Kawefube ono attandikidde mu ditstrict ye mityana oluvanyuma lwa alipoota eyafulumiziddwa ku bulwadde bunno okulaga nti eno ye district esingamu mukenenya.