menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 2 hours ago
277 Views

Share this story

Okuggya ekkomo ku myaka: Kati ababaka baakufuna obukadde 29 buli omu
Kitegeerekese olwaleero nga ababaka ba palamenti kati bwebagenda okumala omwezi mulamba nga beebuuza ku bantu ku bbago erikwatagana nemyaka , mu kifo kya ssabiti ebbir

Kitegeerekese olwaleero nga ababaka ba  palamenti kati bwebagenda okumala omwezi mulamba nga beebuuza ku bantu ku bbago erikwatagana nemyaka , mu kifo kya ssabiti ebbiri.

Ensonda eneekusifu zitutegeezezza nti kino kivudde ku kyakuba nga ababaka bano tebanafuna nsimbi zakwebuuza ku balonzi nokutuusa essaawa yaleero.

NTV era ekitegeddeko nga ensimbi ababaka bano zebalina okufuna okwebuuza ku balonzi, bwezeeyongedde okuva ku bukadde amakubi abbiri buli omu okutuuka ku bukadde  abbiri mu mwenda era nga bakuzifuna ssabiti ejja