menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 2 hours ago
174 Views

Share this story

Emong, cheptegei ne ttiimu ya cricket basiimiddwa
Omuddusi w’emisinde gyabalina obulemu David Emong , Joshua Cheptegei wamu ne ttimu y’eggwanga eya Crricket w’abakazi basiimiddwa banamawulire abasaka ag’emizannyo.

Omuddusi w’emisinde gyabalina obulemu David Emong , Joshua Cheptegei wamu ne ttimu y’eggwanga eya Crricket w’abakazi basiimiddwa banamawulire abasaka ag’emizannyo.

Baggonomolako ebirabo ssaako n’emitwalo makumi ataano buli omu olw’obuwanguzi obwenjawulo bwetatukako mu mwezi gw’omusanvu, ogw’omunaana wamu n’ogwomwenda.