menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 months 1 day ago
734 Views

Share this story

Ababaka baganye okutula nne sipika Kadaga
Obutakanya wakati wa Sipiika Rebecca Kadaga n’ababaka abawakanya okujja ekkomo ku myaka gy’omukulembeze buli lukya bweyongera okusajjuka.

Obutakanya wakati wa Sipiika Rebecca Kadaga n’ababaka abawakanya okujja ekkomo ku myaka gy’omukulembeze buli lukya bweyongera okusajjuka.  

Olunaku lw’eggulo bannampala   b’oludda oluvuganya bazize olukiiko Kadaga lweyabadde abayiseemu, okutema empenda ku ngeri gyebanebuzaamu ku balonzi nga tebataataganyiziddwa Poliisi.

Ab’oludda oluvuganya  bagamba nti  nga ogyeko olukiiko Kagada lweyabayiseemu obutaba nabyakutesaako birambulukufu , ono alina okubawa ensonga lwaki  yakkiriza abasirikale