menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 6 months 1 week ago
2,027 Views
ZUNGULU: Ssegirinya ne bane besoze ekibila
Abali mu kampenyini ya Togikwatako, olutalo balujje mu kibuga nebalutwala mu kibira okwongera okusaba Katonda abawe amaanyi agalwana.

Abali mu kampenyini ya Togikwatako, olutalo balujje mu kibuga nebalutwala mu kibira okwongera okusaba Katonda abawe amaanyi agalwana.

Kyokka bano bakizudde nti buli lwe basabira wansi Katonda tabawulira ng’ekisigaddeyo kya kulinnya muti bamusemberere awulire mangu essaala zaabwe.

Abalala babadde ku poliisi nga banunula nsolo zaabwe poliisi zeyababowako nazo sigende zibayambeko mu kwekalakaasa.

Similar Stories