menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 4 days 19 hours ago
238 Views

Share this story

FDC ne JEEMA balumbye NRM ku lw'okugya ekkomo ku myaka
Bagamba sente ziyitiridde mu kwebuuza kuno ekintu ekyongedde okuttattana ebyobufuzi.

Ebibiina ebivuganya gavumenti ebyenjawulo birumirizza ababaka ba NRM okugulirira abantu mu kawefube gwebaliko ow’okwebuuza ku nsonga y’okuggya ekkomo ku myaka gy’omukulembeze w’eggwanga.

Bano okuli aba FDC ne JEEMA bagamba sente ziyitiridde mu kwebuuza kuno ekintu ekyongedde okuttattana ebyobufuzi by’eggwanga

Wabula Omwogezi weggwandiisizo lya NRM Rogers Mulindwa abisambazze n’ategeeza nga aba NRM bwebatasobola kwebuuza ku bantu nga bayala so nga palamenti ababaka y’abawa obukadde abiri mu mwenda buli omu.