menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 6 days 10 hours ago
342 Views

Share this story

Omubaka Nambooze assubira okusibulwa mu dwaliro nga 23 omwezi guno
Ensimbi z’okuweereza Omubaka Zzaake okumujanjaba zzo zikyalimu obulippo

Omubaka wa Munisipaali y’e Mukono Betty Nambooze  akubye ku matu era awadde Bannayuganda essuubi nti asuubira okusiibulwa adde okwaboobwe wakati w’ennaku z’omwezi 23 ne 26 omwezi guno.

NTV emulondodde okumanya embeera gy’alimu mu ddwaaliro erimanyiddwa nga Manipal erisangibwa mu kibuga ky’e Bangalore mu Buyindi,  gy’ali nga kati asobola n’okutambulamu okugolola ebinywa asobole okuwona amangu.

RELATED: MP Francis Zaake stranded in America, begs speaker Kadaga to save his life

Ensimbi z’okuweereza Omubaka Zzaake okumujanjaba zzo zikyalimu obulippo