menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 months 4 days ago
418 Views

Share this story

Gavumenti egobye abantu ku ttaka lyebibira e Gombe.
Ettaka kwebagobeddwa likumibwa poliisi mu kiseera kino.

Waliwo Abatuuze e Degeya mu ggombolola ye Maddu mu disitulikiti e Gomba abasobeddwa eka n’emukibira oluvannyuma lwokugobwa ku ttaka kwebabadde baakasenga emyezi ena egiyise.

Bano be bamu ku bantu gavumenti beeyaseengula ku ttaka ly’ebibira mu disitulikiti eye Kiboga ne Kyankwanzi mu mwaka gwa 2014.

Ettaka kwebagobeddwa likumibwa poliisi mu kiseera kino.