menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 3 days 19 hours ago
273 Views

Share this story

Aba FDC batutte Gen Kayihura mu mbuga lwa kutataganya nkungaana zaabwe
Poliisi yavaayo newandikira ekibiina kino nga ebalagira okuyimiriza enkungana zaabwe

Ekibiina ki FDC kikubye ssenkulu wa poliisi Gen Kale Kayihura mu kkooti nga kimulanga kutataganya nkungaana zaabwe ez’ebyobufuzi.Kino kigidde mukiseera nga poliisi yavaayo newandikira ekibiina kino nga ebalagira okuyimiriza enkungana zaabwe ezokunoonya abululu bwaani anakwatira ekibiina ki Fdc enkasi.