menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 3 days 19 hours ago
218 Views

Share this story

Aba poliisi mukaaga abakwatibwa nga balangibwa okwekomya ebizibiti bakiriziddwa okweyimirirwa
Bano leero basimbiddwa mu maaso g’omulamuzi.

Aba poliisi mukaaga abakwatibwa ssabiti bbiri eziyise nga balangibwa okwekomya ebizibiti bakkiriziddwa okweyimirirwa. Bano leero basimbiddwa mu maaso g’omulamuzi ow’eddaala erisooka e ntebe gyebasomeddwa emisango.