menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 4 months 4 days ago
375 Views

Share this story

Okugya ekkomo ku myaka: Pulofeesa Ssempebwa ayagala ebisanja bikomezebwewo
Asabye ekkomo ku bisanja by’omukulembeze bikomezebwewo.

Omukugu mu byamatteeka era  nga yali ku mwanjo mu kukungaanya ebirowoozo by’abantu ebyakola ssematteeka Pulofeesa Fredrick Ssempebwa  asabye ekkomo ku bisanja by’omukulembeze bikomezebwewo.

Ono olwaleero alabiseeko mu kakiiko ka palamenti mu kiseera kino akeekenenya ebbango ku myaka gy’omukulembeze .

Ye munnamatteeka omulala Peter Muliira agamba nti eky’emyaka tekisaana kwesigamwako nnyo okukyusa ssematteeka.